Ezekiel 23:41 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olwo n'otuula ku kitanda eky'omuwendo, awo mu maaso nga wategekeddwawo emmeeza, n'ossa okwo obubaani n'omuzigo ebyali ebyange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Watuula ku kitanda ekinene eky’ekitiibwa, n’oyalirira n’emmeeza mu maaso go ng’etegekeddwako obubaane bwange n’amafuta gange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'otuula ku kitanda eky'ekitiibwa, emmeeza ng'etegekeddwa mu maaso gaakyo, kwe wateeka obubaane bwange n'amafuta gange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne batuula ku kitanda ekyekitiibwa, emmeeza ng'etegekeddwa mu maaso gaakyo, kwe batadde obubaane n'omuzigo gw'emizayiti bye nabawa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'otuula ku kitanda eky'ekitiibwa, emmeeza ng'etegekeddwa mu maaso gaakyo, kwe wateeka obubaane bwange n'amafuta gange.