Ezekiel 23:43 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne ŋŋamba nti: ‘Omukazi ono obwenzi bwe bumumazeewo, kati na bano bagenda kwebaka naye?’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ne njogera ku oyo eyali akaddiye olw’obwenzi nti, ‘Bamukozeseze ddala nga malaaya kubanga ekyo kyali.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ne njogera ku oyo eyali akaddiye mu bwenzi nti Kaakano banaayenda ku ye, naye nabo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne ŋŋamba nti: ‘Abakaddiye banaayenda, ne bakola obwamalaaya n'abasajja ng'abo?’ Ne njogera ku oyo eyali akaddiyidde mu bwenzi nti: ‘Kaakano nabo banaakola naye obwamalaaya?’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ne njogera ku oyo eyali akaddiye mu bwenzi nti Kaakano banaayenda ku ye, naye nabo.