Ezekiel 23:44 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne beebaka. Ng'abasajja bwe beebaka n'omukazi malaaya, bwe batyo bwe beebakanga n'abakazi ababiri abo, Ola ne Oliba, abagwenyufu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne beebaka naye. Ng’abasajja bwe beebaka ne malaaya, bwe batyo beebaka n’abakazi abo abagwenyufu, Okola ne Okoliba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne bayingira gy'ali, nga bwe bayingira eri omukazi omwenzi: bwe batyo bwe baayingira eri Okola n'eri Okoliba, abakazi abakaba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka ne bagenda emirundi n'emirundi eri bamalaaya bano, Ohola ne Oholiba, abakazi abagwenyufu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bayingira gy'ali, nga bwe bayingira eri omukazi omwenzi: bwe batyo bwe baayingira eri Okola n'eri Okoliba, abakazi abakaba.