Ezekiel 23:48 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe ntyo nzija kukomya obugwenyufu bwonna mu nsi, abakazi bayige; baleme kukola bugwenyufu ng'obubwo
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Bwe ntyo bwe ndikomya obukaba mu nsi, abakazi bonna bakitwale ng’ekyokulabula, baleme okukola ebyo bye mwakola.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe ntyo bwe ndikomya obukaba mu nsi, abakazi bonna bayigirizibwe obutakola ng'obukaba bwammwe bwe buli.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe ntyo bwe ndikomya obugwenyufu mu nsi eno, okulabula abakazi bonna obutakolanga bya bwenzi nga mmwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe ntyo bwe ndikomya obukaba mu nsi, abakazi bonna bayigirizibwe obutakola ng'obukaba bwammwe bwe buli.