Ezekiel 23:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ola yatandika obwamalaaya ng'akyali wange, n'akwatirwa baganzi be amaddu, Abassuri abatabaazi,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Okola n’akola obwamalaaya ng’akyali wange, n’akabawala ku baganzi be Abasuuli,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okola n'ayenda bwe yali owange; n'asuusuuta baganzi be, Abasuuli baliraanwa be,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Newaakubadde Ohola yali mukazi wange, yakola obwamalaaya, ne yeerigomba ne baganzi be Abassiriya baliraanwa be.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okola n'ayenda bwe yali owange; n'asuusuuta baganzi be, Abaasuli baliraanwa be,