Ezekiel 23:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Kyennava mmuwaayo mu mikono gya baganzi be, mu mikono gy'Abassuri be yakwatirwa amaddu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Kyenava muwaayo eri baganzi be Abasuuli, be yakabawalanga nabo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kyennava mmuwaayo mu mukono gwa baganzi be, mu mukono gw'Abasuuli be yasuusuuta.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyennava mmuwaayo mu mikono gya baganzi be Abassiriya be yeerigombanga nabo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kyennava mmuwaayo mu mukono gwa baganzi be, mu mukono gw'Abaasuli be yasuusuuta,