Ezekiel 24:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne mbaddamu nti: “Ekigambo ky'Omukama kyanzijira nga kigamba nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ne mbaddamu nti, “Ekigambo kya Mukama kyanzijira n’aŋŋamba nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ne mbagamba nti, “Ekigambo kya Mukama kyanjijidde nga kyogera nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo ne mbagamba nti: “Mukama yayogedde nange, n'aŋŋamba
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ne mbagamba nti Ekigambo kya Mukama kyanjijidde nga kyogera nti