Ezekiel 25:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nzija kuwaayo Mowabu wamu ne Ammoni eri abantu b'ebuvanjuba babezze ng'ekyabwe, Abammoni baleme kuddayo kujjukirwa mu mawanga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ndiwaayo abantu ab’e Mowaabu wamu n’abantu ab’e Amoni eri abantu ab’Ebuvanjuba mube bantu baabwe ab’obwannanyini, abantu ba Amoni balemenga okujjukirwanga mu mawanga,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ndiwaayo abantu b'Amoni, mu mikono gyabwe, balemenga okujjukirwanga mu mawanga:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ndireka abantu abava ebuvanjuba okulumba Abamowaabu n'Abammoni ne babawangula, ne bataddayo kuba ggwanga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
okutabaala abaana ba Amoni, era ndibawa okuba obutaka, abaana ba Amoni balemenga okujjukirwanga mu mawanga: