Ezekiel 25:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne Mowabu ŋŋenda kumubonereza; olwo balimanya nti nze Mukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
era ne Mowaabu ndimubonereza. Olwo balimanya nga nze Mukama.’ ”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
era ndibonereza ne Mowaabu, kale balimanya nga nze Mukama.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ndibonereza Abamowaabu, balyoke bamanye nga Nze Mukama.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era ndituukiriza emisango ku Mowaabu; kale balimanya nga nze Mukama.