Ezekiel 25:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Mwana w'omuntu, amaaso go gatunuulize Abammoni olange ng'oboogerera.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Omwana w’omuntu, simba amaaso go eri abaana ba Amoni obawe obunnabbi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Omwana w'omuntu, simba amaaso go okwolekera abaana ba Amoni, olange ebiribatuukako.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Ggwe omuntu, simba amaaso go okwolekera Abammoni, olange ebizibu ebiribatuukako.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omwana w'omuntu, simba amaaso okwolekera abaana ba Amoni, obalagulireko: