Ezekiel 26:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'ebyalo byakyo ku lukalu birivunjagwa ekitala, olwo balimanya nti nze Mukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
era ebifo bye eby’oku lukalu kw’abeera birimalibwawo ekitala. Olwo balimanya nga nze Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne bawala be abali mu ttale balittibwa n'ekitala: kale balimanya nga nze Mukama.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
era abantu abali mu bubuga bwakyo ku lukalu, balittirwa mu lutalo, Tiiro kiryoke kimanye nga Nze Mukama.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bawala be abali mu ttale balittibwa n'ekitala: kale balimanya nga nze Mukama.