Ezekiel 26:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Alyolekeza n'akoona bbuggwe n'endoddo ez'entwe ezibomola, eminaala gyo n'agisuula n'ebyokulwanyisa bye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Alitunuza ebintu bye ebitomera eri bbugwe wo, n’amenyaamenya emirongooti gyo n’ebyokulwanyisa bye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Alimenya ebigo byo n'ebintu bye ebitomera, era n'amenyerawo ddala eminaala gyo n'embazzi ze.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Alimenya ebigo byo ng'akozesa ebyuma ebitomera, era alimenyerawo ddala eminaala gyo ng'akozesa ensuuluulu ze.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era alisimba ebintu bye ebitomera ku babbugwe bo, era alimenyera ddala ebigo byo n'embazzi ze.