Ezekiel 27:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Mwana w'omuntu, yimba oluyimba olukungubagira Tiiro;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Kaakano, ggwe omwana w’omuntu tandika okukungubagira Ttuulo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Naawe, omwana w'omuntu, tandika okukungubagira Ttuulo,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Ggwe omuntu, kungubagira Ekibuga Tiiro,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naawe, omwana w'omuntu, tanula okukungubagira Ttuulo: