Ezekiel 27:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekisulo kyo kyali mu buziba bw'ennyanja; abazimbi bo ne bakutuusa ku bulungi ggero.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amatwale go gakoma mu nnyanja wakati, era n’abaakuzimba baakola omulimu ogw’ettendo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Ensalo zo ziri wakati mu nnyanja, abazimbi bo batuukirizza obulungi bwo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wateekebwa mu nnyanja wakati, abazimbi bo ne bakuyooyoota.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ensalo zo ziri mu mutima gw'ennyanja, abazimbi bo batuukirizza obulungi bwo.