Ezekiel 28:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ggwe osinga Danyeli amagezi? Teri kyama kikukisiddwa?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oli mugezi okusinga Danyeri? Tewali kyama kikukwekeddwa?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
laba, oli mugezi okusinga Danyeri, tewali kyama kikukwekeddwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olowooza ng'oli mugezi okusinga Daniyeli, nga tewali kyama kye bayinza kukukisa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
laba, olina amagezi okusinga Danyeri; tewali kyama kye bayinza okukukweka: