Ezekiel 28:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu magezi ne mu bukugu bwo weekolera obugagga, ne weefunira zaabu ne ffeeza mu mawanika go.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu magezi go ne mu kutegeera kwo weefunidde eby’obugagga, n’okuŋŋaanya ezaabu n’effeeza n’obitereka mu mawanika go.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu magezi go ne mu kutegeera kwo weefunidde eby'obugagga, n'okuŋŋaanya zaabu ne ffeeza n'obiteeka mu mawanika go.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Amagezi go n'okutegeera byakufunyisa obugagga, n'otereka zaabu ne ffeeza mu mawanika go.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
weefunira obugagga olw'amagezi go n'okutegeera kwo, n'ofuna ezaabu ne ffeeza mu by'obugagga byo: