Ezekiel 28:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“ ‘Kale nno Omukama Katonda kino ky'agamba: “ ‘Kubanga weetwala ng'omugezi okwenkana Katonda,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama Katonda kyava ayogera nti, “Kubanga olowooza ng’oli mugezi, ng’oli mugezi nga katonda,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama Katonda kyava ayogera bw'ati nti, “Kubanga olowooza nti oli mugezi nga katonda,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“ ‘Kale Nze Mukama Afugabyonna ŋŋamba nti nga bw'olowooza ng'olina amagezi ng'aga lubaale,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama Katonda kyava ayogera bw'ati nti Kubanga osimbye omutima gwo ng'omutima gwa Katonda;