Ezekiel 3:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naawe, omwana w'omuntu, laba, bagenda kukusiba emiguwa; ogenda kusibibwa nga tosobola kugenda mu bantu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ggwe omwana w’omuntu balikusiba emiguwa, n’olemwa okugenda okulaba abantu bo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ggwe, omwana w'omuntu, laba, balikussaako enjegere, ne bazikusibisa, so tolifuluma mu bo:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Laba, ggwe omuntu, ojja kuteekebwako emiguwa, bagikusibise, oleme kufuluma mu bo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ggwe, omwana w'omuntu, laba, balikussaako enjegere, ne bazikusibisa, so tolifuluma mu bo: