Ezekiel 3:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'aŋŋamba era nti: “Mwana w'omuntu, genda eri ennyumba ya Yisirayeli oyogere ebigambo byange gye bali.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oluvannyuma n’aŋŋamba nti, “Omwana w’omuntu, kaakano laga eri ennyumba ya Isirayiri oyogere ebigambo byange gye bali.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo n'aŋŋamba nti, “Omwana w'omuntu, genda otuuke eri ennyumba ya Isiraeri, oyogere nabo ebigambo byange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo n'aŋŋamba nti: “Ggwe omuntu, genda eri ab'Eggwanga lya Yisirayeli, obategeeze bye njagala okubagamba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo n'aŋŋamba nti Omwana w'omuntu, genda otuuke eri ennyunba ya Isiraeri, oyogere nabo ebigambo byange.