Ezekiel 3:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye nze nzija kukugugubya nga bo bwe bagugubye, nzija kukufuula mukalubo nga bo bwe bakalubye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye naawe ndikufuula omukalubo era omukakanyavu mu mutima nga bo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye naawe kaakano, nkufudde omugumu era omukakanyavu nga bo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kaakano naawe nkufudde mukakanyavu nga bo, lw'onoobasobola, ng'okolagana nabo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, nkalubizza amaaso go awali amaaso gaabwe, n'ekyenyi kyo nkikalubizza awali ekyenyi kyabwe.