Ezekiel 30:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe ntyo bwe ndibonereza Misiri, olwo balimanya nti nze Mukama.’ ”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe ntyo bwe ndibonereza Misiri, bategeere nga nze Mukama.’ ”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe ntyo bwe ndibonereza Misiri, kale balimanya nga nze Mukama.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe ntyo bwe ndibonereza Misiri, ne balyoka bamanya nga Nze Mukama.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe ntyo bwe ndituukiriza emisango mu Misiri: kale balimanya nga nze Mukama.