Ezekiel 30:26 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abamisiri nzija kubasaasaanya mu mawanga, nzija kubamansa mu nsi; olwo balimanya nti nze Mukama.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ndibunya Abamisiri mu mawanga ne mbasaasaanya ne mu nsi yonna, era balimanya nga nze Mukama.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era ndisaasaanyiza Abamisiri mu mawanga ne mbataataaganyiza mu nsi nnyingi; kale balimanya nga nze Mukama.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ndisaasaanya Abamisiri mu mawanga mangi ku nsi, kale balimanya nga Nze Mukama.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era ndisaasaanyiza Abamisiri mu mawanga ne mbataataaganyiza mu nsi nnyingi; kale balimanya nga nze Mukama.