Ezekiel 32:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Assuri ali eyo ne nnasiisi yenna ow'abantu be, yeebunguluddwa amalaalo gaabwe. Bonna bano battibwa, baafa ekitala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Asuli ali eyo n’eggye lye lyonna; yeetooloddwa amalaalo ag’abattibwa n’ekitala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Asuli ali eyo n'ekibiina kye kyonna; amalaalo ge gamwetooloodde, bonna battiddwa, bagudde n'ekitala:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Assiriya ali eyo n'abafu be bonna. Amalaalo gaabwe gamwetoolodde. Bonna battibwa, baafiira mu lutalo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Asuli ali eyo n'ekibiina kye kyonna; amalaalo ge gamwetoolodde: bonna battiddwa, bagudde n'ekitala: