Ezekiel 32:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“ ‘Ndinyiigombya emitima gy'abantu bangi, bwe ndituusa okuzikirizibwa kwo mu mawanga, mu nsi z'otomanyi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ndyeraliikiriza emitima gy’amawanga amangi, bwe ndikuzikiriza mu mawanga, ne mu nsi z’otomanyangako.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Era ndyeraliikiriza emitima gy'amawanga amangi, bwe ndikutwala ng'oli musibe mu mawanga, mu nsi z'otomanyanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Ndyeraliikiriza amawanga mangi, bwe ndituusa amawulire ag'okuzikirizibwa kwo mu nsi z'otowuliranganako.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era ndyeraliikiriza emitima gy'amawanga amangi, bwe ndituusa okuzikirira kwo mu mawanga, mu nsi z'otomanyanga.