Ezekiel 33:29 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olwo balimanya nti nze Mukama, ensi bwe ndimala okugifuula amatongo, eddungu essa, olw'ebyenyinyalwa bonna bye baakola.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olwo balimanya nga nze Mukama Katonda, bwe ndifuula ensi okuba amatongo era etaliimu mugaso olw’ebikolwa eby’ekivve bye bakoze.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale olwo balimanya nga nze Mukama, bwe ndiba nga nfudde ensi okuba amatongo n'ekyewuunyo olw'emizizo gyabwe gyonna gye bakoze.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe ndibonereza abantu olw'ebibi byabwe, n'ensi ne ngifuula amatongo era ettale omutali kantu, olwo balimanya nga Nze Mukama.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale ne balyoka bamanya nga nze Mukama, bwe ndiba nga nfudde ensi okuba amatongo n'ekyewuunyo olw'emizizo gyabwe gyonna gye bakoze.