Ezekiel 34:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nze nzennyini ndyerundira endiga zange, ne nzigalamiza, Omukama Katonda y'agamba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nze kennyini ndirabirira endiga zange, ne nzigalamiza wansi mirembe, bw’ayogera Mukama Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nze mwene ndiriisa endiga zange ne nzigalamiza, bw'ayogera Mukama Katonda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nze nzennyini nze ndiriisa endiga zange, ne nzizuulira ekifo we ziwummulira. Nze Mukama Afugabyonna njogedde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nze mwene ndiriisa endiga zange ne nzigalamiza, bw'ayogera Mukama Katonda.