Ezekiel 34:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
nzija kudduukirira endiga zange, teziriddayo kunyagibwa; nzija kulamula wakati w'endiga n'endiga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ndiwonyawo ekisibo kyange so teziriba nate muyiggo. Ndisala omusango mu bwenkanya wakati w’endiga n’endiga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kyendiva mponya ekisibo kyange, so teziriba nate muyiggo; nange ndisala omusango wakati w'endiga n'endiga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'olwekyo nditaasa endiga zange, ne zitayigganyizibwa. Ndisala omusango ogwa buli emu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kyendiva mponya ekisibo kyange, so teziriba nate muyiggo; nange ndisala omusango ogw'ensolo n'ensolo.