Ezekiel 34:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Endiga kwe kubuna emiwabo, kubanga tezaalina musumba; bwe zasaasaana ebisolo byonna eby'omu nsiko ne bizirya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kyezaava zisaasaana, kubanga tezaalina musumba, ne ziba kya kulya eri ensolo enkambwe zonna ez’omu nsiko.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne ziryoka zisaasaana olw'obutabaako musumba, ne ziba kya kulya eri ensolo ez'omu nsiko.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne zisaasaana olw'obutabaako musumba, ebisolo eby'omu ttale ne bizitta, ne bizeeriira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne zisaasaana olw'obutabaawo musumba: ne ziba kya kulya era ensolo zonna ez'omu nsiko ne zisaasaana.