Ezekiel 34:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“ ‘Kale nno, abasumba, muwulire ekigambo ky'Omukama:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“ ‘Noolwekyo mmwe abasumba, muwulire ekigambo kya Mukama:
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale, mmwe abasumba, muwulire ekigambo kya Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Kale mmwe abasumba, muwulire Nze Mukama kye mbagamba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale, mmwe abasumba, muwulire ekigambo kya Mukama: