Ezekiel 35:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mwanneewaanirako n'akamwa kammwe, ne mwongera obungi bye munjogerera; nze nawulira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wanneewanirako, n’oteekuma, kyokka ne nkuwulira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era mwanneegulumirizaako n'akamwa kammwe, era mwongera okunjogerako ebigambo, naye mpulira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era mpulidde ebigambo bye mwongedde okunjogerako nga munneewaanirako.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era mwanneegulumirizaako n'akamwa kammwe, era munnyongeddeko ebigambo byammwe: nze mpulidde.