Ezekiel 35:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebibuga byo nzija kubireka ttayo, bifulukwa; ojja kulekebwa ttayo, olwo olitegeera nga nze Mukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ndifuula ebibuga byo okuba ebifulukwa era olifuuka matongo, omanye nga nze Mukama.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ndizisa ebibuga byo, naawe oliba matongo; kale olimanya nga nze Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ndizisa ebibuga byo, naawe oliba matongo. Olwo olimanya nga Nze Mukama,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ndizisa ebibuga byo, naawe oliba matongo; kale olimanya nga nze Mukama.