Ezekiel 35:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ensozi ze ndizijjuza abattiddwa be; abattiddwa n'ekitala baligwa ku lusozi lwe ne mu biwonvu ne mu nkonko zonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ndijjuza ensozi zo abafu, n’abattiddwa ekitala baligwa ku busozi bwo, ne mu biwonvu byo, ne mu migga gyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era ndijjuza ensozi zaayo abaayo abattibwa: abattibwa n'ekitala baligwa ku nsozi zo ne mu biwonvu byo ne mu nsalosalo zo zonna ez'amazzi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ensozi zo ndizibikka emirambo gy'abantu bo abattiddwa. Abattiddwa mu lutalo balijjuza obusozi bwo, n'ebiwonvu n'emigga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era ndijjuza ensozi zaayo abaayo abattibwa: abattibwa n'ekitala baligwa ku nsozi zo ne mu biwonvu byo ne mu nsalosalo zo zonna ez'amazzi.