Ezekiel 39:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Walibaawo n'ekibuga Amona, bwe batyo balitukuza ensi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
(Era ne mu kifo ekyo eribaayo ekibuga ekiyitibwa Kamona). Bwe batyo bwe balitukuza ensi.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era walibaawo ekibuga ekiriyitibwa Kamona. Bwe batyo bwe balirongoosa ensi.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era walibaawo ekibuga ekiriyitibwa Hamona. Bwe batyo bwe balirongoosa ensi eyo.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era walibaawo ekibuga ekiriyitibwa Kamona. Bwe batyo bwe balirongoosa ensi.