Ezekiel 39:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ku kitambiro kye mbategekedde mujja kulya amasavu mwekkye, munywe n'omusaayi mutamiire.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mulirya amasavu ne mukkuta, ne munywa omusaayi ne mutamiira ku ssaddaaka yange gye mbategekera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era mulirya amasavu ne mukkuta, ne munywa omusaayi ne mugutamiira, ku ssaddaaka yange gye mbateekeddeteekedde.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mulirya amasavu ne mwekkutira, mulinywa omusaayi ne mugutamiira ku mbaga y'ekitambiro nze kye mbaweereddeyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era mulirya amasavu ne mukkuta, ne munywa omusaayi ne mutamiira, ku ssaddaaka yange gye mbaweereddeyo.