Ezekiel 39:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ate ku lujjuliro lwange mujja kulya mwekkye embalaasi, abeebagazi, abazira, na buli kika kya mutabaazi, Omukama Katonda y'agamba.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ku mmeeza yange mulirya embalaasi n’abazeebagala, wamu n’abalwanyi ab’amaanyi n’abasajja abaserikale aba buli kika,’ bw’ayogera Mukama Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era mulikkutira mu ddiiro lyange, embalaasi n'amagaali, abasajja ab'amaanyi n'abasajja bonna abalwanyi, bw'ayogera Mukama Katonda.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Muliriira mu ddiiro lyange, ne mukkuta embalaasi n'abazeebagala, n'abalwanyi ab'amaanyi, n'abasajja bonna abaserikale. Nze Mukama Afugabyonna, njogedde.’ ”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era mulikkutira mu ddiiro lyange embalaasi n'amagaali, abasajja ab'amaanyi n'abasajja bonna abalwanyi, bw'ayogera Mukama Katonda.