Ezekiel 39:29 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sigenda kuddayo kubakweka maaso gange, kubanga ndiyiwa Mwoyo wange ku nnyumba ya Yisirayeli, Omukama Katonda y'agamba.’ ”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Siribakisa maaso gange nate, bwe ndifuka Omwoyo wange ku nnyumba ya Isirayiri, bw’ayogera Mukama Katonda.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
so ssiribakweka nate maaso gange: kubanga nfuse omwoyo gwange ku nnyumba ya Isiraeri, bw'ayogera Mukama Katonda.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ndiyiwa Mwoyo wange ku b'Eggwanga lya Yisirayeli, ne siddamu kubaabulira. Nze Mukama Afugabyonna, njogedde.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
so siribakisa nate maaso gange: kubanga nfuse omwoyo gwange ku nnyumba ya Isiraeri; bw'ayogera Mukama Katonda.