Ezekiel 39:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oligwa eyo ku ttale, kubanga nze njogedde, Omukama Katonda y'agamba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Muligwa ku ttale, kubanga nze nkyogedde, bw’ayogera Mukama Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oligwa ku ttale mu bbanga, kubanga nze nkyogedde, bw'ayogera Mukama Katonda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mulifiira mu ttale aweereere, kubanga Nze, Mukama Afugabyonna, Nze njogedde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oligwa ku ttale mu bbanga: kubanga nze nkyogedde, bw'ayogera Mukama Katonda.