Ezekiel 4:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'aŋŋamba nti: “Kale, mu kifo ky'obubi bw'abantu nzija kukuwa obusa bw'ente, bw'onoofumbisanga omugaati gwo.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’ayogera nti, “Weewaawo, nnaakukkiriza okukozesa obusa bw’ente okufumba omugaati mu kifo ky’obusa bw’abantu.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo n'alyoka aŋŋamba nti, “Kale nkukkirizza okozese obusa bw'ente, mu kifo ky'empitambi y'abantu, obwo bw'oba ofumbisa emmere yo.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Mukama n'alyoka aŋŋamba nti: “Kale nkukkirizza okozese obusa bw'ente, mu kifo ky'empitambi y'abantu, obwo bw'oba ofumbisa emmere yo.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo n'alyoka aŋŋamba nti Laba, nkuwadde obusa bw'ente mu kifo ky'amazi ag'abantu, era onoolongooserezanga okwo omugaati gwo.