Ezekiel 40:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'apima obugazi bw'oluggi lw'omulyango, emikono kkumi, n'obuwanvu emikono kkumi n'esatu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’apima obugazi obw’awayingirirwa mu mulyango nga buli mita ttaano n’obugulumivu bwawo nga buli mita mukaaga n’ekitundu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era n'agera awayingirirwa mu mulyango obugazi bwawo, emikono kkumi (10); n'obuwanvu bw'omulyango emikono kkumi n'esatu (13);
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omusajja era n'apima n'awayingirirwa mu mulyango. Obugazi bwawo bwali mita ttaano, n'obuwanvu bwawo mita mukaaga n'ekitundu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era n'agera awayingirirwa mu mulyango obugazi bwawo, emikono kkumi; n'obuwanvu bw'omulyango emikono kkumi n'esatu;