Ezekiel 40:30 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Waaliwo ebisasi okwetooloola wonna oluggya nga bya mikono abiri mu etaano obuwanvu n'obugazi emikono abiri mu etaano.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebisasi eby’emiryango ebyetoolodde oluggya olw’omunda buli kimu kyali obugazi mita kkumi na bbiri n’ekitundu, n’obugulumivu mita bbiri n’ekitundu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era waaliwo ekisasi enjuyi zonna obuwanvu bwakyo emikono abiri mu etaano (25) n'obugazi bwakyo emikono etaano.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Obuwanvu bwali mita amakumi abiri mu ttaano, n'obugazi mita kkumi na bbiri n'ekitundu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era waaliwo ebizizi enjuyi zonna obuwanvu bwabyo emikono amakumi abiri mu etaano n'obugazi bwabyo emikono etaano.