Ezekiel 40:45 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'aŋŋamba nti: “Ekigango ekitunudde emaserengeta kya bakabona abalabirira Ekiggwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’aŋŋamba nti, “Ekisenge ekyolekera Obukiikaddyo, kya bakabona abavunaanyizibwa yeekaalu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo n'aŋŋamba nti Enju eno etunuulira obukiikaddyo ya bakabona abakuumi b'ennyumba gye balagirwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omusajja n'aŋŋamba nti: “Ennyumba eno etunuulidde obukiikaddyo, ya bakabona abakola emirimu egy'omu Ssinzizo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo n'aŋŋamba nti Enju eno etunuulira obukiika obwa ddyo ya bakabona abakuumi b’ennyumba gye balagirwa.