Ezekiel 42:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu maaso gaakyo ku luuyi olw'emambuka kyali kya mikono kikumi obuwanvu, n'emikono amakumi ataano obugazi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekizimbe ekyo ekyaliko omuzigo ogwolekedde Obukiikakkono, kyali mita amakumi ataano obuwanvu, n’obugazi mita amakumi abiri mu ttaano.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu maaso g'obuwanvu buli obw'emikono ekikumi (100) we waali oluggi olw'obukiikakkono, n'obugazi bwali emikono ataano (50).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ennyumba eyo yali ya mita amakumi ataano obuwanvu ku ludda olw'omu bukiikakkono, ne mita amakumi abiri mu ttaano obugazi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mu maaso g'obuwanvu buli obw'emikono ekikumi we waali oluggi olw'obukiika obwa kkono, n'obugazi bwali emikono amakumi ataano.