Ezekiel 42:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebigango ebya wansi byalina emiryango ebuvanjuba ng'ofulumidde mu luggya olw'ebweru.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebisenge ebya wansi byaliko omulyango ku luuyi olw’ebuvanjuba ogufuluma mu luggya olw’ebweru.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era wansi w'amayu ago we baavanga okuyingira ku luuyi olw'ebuvanjuba, ng'oyingira mu go ng'ova mu luggya olw'ebweru.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era wansi w'ennyumba ezo, we waali awayingirirwa ku ludda olw'ebuvanjuba, ng'oziyingira okuva mu luggya olw'ebweru.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era wansi w'amayu ago we baavanga okuyingira ku luuyi olw'ebuvanjuba, ng'oyingira mu go ng'oa mu luggya olw'ebweru.