Ezekiel 43:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omusajja n'antwala ku mulyango ogutunudde ebuvanjuba,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo omusajja n’antwala ku mulyango ogwolekera Obuvanjuba,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo oluvannyuma n'antwala eri omulyango, omulyango ogwo ogutunuudde ebuvanjuba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo oluvannyuma omusajja n'antwala ku mulyango ogwo ogutunudde ebuvanjuba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo oluvannyuma n'antwala eri omulyango, omulyango ogwo ogutunuulira obuvanjuba: