Ezekiel 43:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bw'olimala okugutukuza, oliweereza ente ennume ento n'endiga ennume okuva mu kisibo, byombi nga tebiriiko kamogo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe mulimala okukitukuza, muliwaayo akalume k’ente akato, n’endiga ennume okuva mu kisibo nga teriiko kamogo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bw'olimala okukirongoosa, owangayo ente envubuka eteriiko bulema n'endiga ennume eteriiko bulema eggiddwa mu kisibo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bw'olimala okutukuza alutaari, n'olyoka owaayo ente envubuka eteriiko kamogo, n'endiga ennume era eteriiko kamogo, eggyiddwa mu ggana,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bw'olimala okukirongoosa, owangayo ente envubuka eteriiko bulema n'endiga ennume eteriiko bulema eggiddwa mu kisibo.