Ezekiel 43:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekitiibwa ky'Omukama ne kiyingira mu Kiggwa nga kiyita mu mulyango ogutunudde ebuvanjuba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ekitiibwa kya Mukama ne kiyingira mu yeekaalu nga kiyita mu luggi olwolekera Obuvanjuba,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ekitiibwa kya Mukama ne kiyingira mu nnyumba nga kifuluma mu kkubo ery'omulyango ogutunuudde ebuvanjuba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekitangaala ky'ekitiibwa kya Mukama ne kiyingira mu Ssinzizo, nga kiyita mu Mulyango gw'Ebuvanjuba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ekitiibwa kya Mukama ne kiyingira mu nnyumba nga kifuluma mu kkubo ery'omulyango ogutunuulira obuvanjuba.