Ezekiel 43:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo ng'omusajja ayimiridde kumpi nange, ne mpulira ayogera nange ng'ayima mu Kiggwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo omusajja ng’ayimiridde okunninaana, ne mpulira omuntu ayogera nange ng’asinziira munda mu yeekaalu;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ne mpulira ayogera nange ng'ayima mu nnyumba; omusajja n'ayimirira ku mabbali gange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo ne mpulira ayogera nange, ng'asinziira mu Ssinzizo. Mu kiseera ekyo, oli yali ayimiridde ku mabbali gange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ne mpulira ayogera nange ng'ayima mu nnyumba; omusajja n'ayimirira ku mabbali gange.