Ezekiel 44:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ba kuyigirizanga abantu bange enjawulo wakati w'ekitukuvu n'ekya bulijjo, ne babalaga enjawulo wakati w'ekitali kirongoofu n'ekirongoofu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Banaayigirizanga abantu bange enjawulo wakati w’ekitukuvu n’ekitali kitukuvu, era nga babalaga enjawulo wakati w’ekirongoofu n’ekitali kirongoofu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era banaayigirizanga abantu bange enjawulo bw'eri ey'ekitukuvu n'ekitali kitukuvu, ne babalaga enjawulo wakati w'ekitali kirongoofu n'ekirongoofu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Bakabona banaayigirizanga abantu bange enjawulo wakati w'ekitukuvu n'ekitali kitukuvu, n'okwawula ekirongoofu n'ekitali kirongoofu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era banaayigirizanga abantu abantu bange enjawulo bw'eri ey'ekitukuvu n'ekitali kitukuvu, ne babaawuza ekitali kirongoofu n'ekirongoofu.