Ezekiel 44:28 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“ ‘Nze ndiba obusika bwabwe bwokka bwe balina; tobawanga busika mu Yisirayeli, kubanga nze ndiba ekyabwe ekyabowo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“ ‘Nze nnaabanga omugabo gwa bakabona. Temuubawenga mugabo na gumu mu Isirayiri; nze mugabo gwabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era baliba n'obusika; nze ndi busika bwabwe, so temubawanga butaka mu Isiraeri; nze butaka bwabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Obwakabona, bwe mpadde bakabona, okuba eky'ensikirano. Nze busika bwabwe. Temubawanga butaka mu Yisirayeli, nze butaka bwabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era baliba n’obusika; nze ndi busika bwabwe: so temubawanga butaka mu Isiraeri; nze butaka bwabwe.