Ezekiel 44:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Temwatuukiriza mirimu gyammwe ku bitukuvu byange, wabula ate ne mussaawo abagwira balabirire Ekitukuvu kyange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu kifo eky’okukola ebibagwanira ng’ebintu byange ebitukuvu bwe biri, abalala bannaggwanga be mwakwasa okuvunaanyizibwa empya zange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
So temukuumye bintu byange ebitukuvu bye mwalagirwa, naye mweteekeddewo mwekka abakuumi b'ebyo bye nnalagira mu watukuvu wange.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mmwe mwennyini temukuumye bintu byange ebitukuvu mu Kifo kyange Ekitukuvu, naye mubitaddeko bagwira abo, be baba babibakuumira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
So temukuumye bintu byange ebitukuvu bye mwalagirwa: naye mweteekeddewo mwekka abakuumi b'ebyo bye nnalagira mu watukuvu wange.